Proverbs 13:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu omulungi alekera obusika bazzukulu be, naye ebintu by'omwonoonyi biterekerwa mutuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu omulungi alekera bazzukulu be ebyobusika, naye obugagga bw’omwonoonyi buterekerwa omutuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu omulungi alekera obusika abaana b'abaana be: N'obugagga bw'oyo alina ebibi buterekerwa omutuukirivu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu omulungi afuna obugagga bw'alirekera n'abazzukulu; naye obugagga bw'aboonoonyi, bulitwalibwa abo abalungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu omulungi alekera obusika abaana b'abaana be: N'obugagga bw'oyo alina ebibi buterekerwa omutuukirivu.