Proverbs 13:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Asaasira omuggo, akyawa omwana we, naye amwagala afaayo okumukangavvula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Atakozesa kaggo akyawa omwana we, naye oyo amwagala afaayo okumukangavvula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Atabonereza mwana we, aba amukyaye; Naye oyo amwagala amukangavvula ebiro nga bikyali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Atabonereza mwana we, aba amukyaye; naye amwagala, assaayo omwoyo okumukangavvula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Atakwata muggo gwe akyawa omwana we: Naye oyo amwagala amukangavvula ebiro nga bikyali.