Proverbs 13:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akuuma akamwa ke aba akuumye bulamu bwe; naye atekkaanya mu njogera yeezikiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo eyeegendereza by’ayogera akuuma obulamu bwe, naye oyo amala googera, alizikirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo eyeegendereza mu kwogera, akuuma obulamu bwe; Naye ayogerayogera ennyo, yeereetera okuzikirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyeegendereza by'ayogera, akuuma obulamu bwe; naye enjogeziyogezi, yeereetera okuzikirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akuuma akamwa ke anyweza obulamu bwe: Naye ayasama ennyo akamwa ke aliba n'okuzikirira.