Proverbs 13:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eriyo ayeeyisa ng'omugagga, sso nga talina kantu, n'ebaayo ayeeyisa ng'omwavu, sso ng'alina bingi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu omu ayinza okwefuula omugagga ate nga taliiko ky’alina, ate omulala ne yeefuula okuba omwavu so nga mugagga nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waliwo abeeyisa ng'abagagga, naye nga talina kantu. Ne wabaawo eyeeyisa ng'omwavu, naye ng'alina obugagga bungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waliwo abeeyisa ekigagga, naye nga tebalina kantu. Waliwo abeeyisa ng'abaavu, naye nga bagagga babifeekeera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wabaawo eyeegaggawaza, naye nga talina kintu: Wabaawo eyeeyavuwaza, naye ng'alina obugagga bungi.