Proverbs 13:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obugagga bw'omuntu bwandinunula obulamu bwe, naye omwavu tawuliriza kukomwako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obugagga bw’omuntu buyinza okumununula, naye omwavu talina ky’atya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obugagga bwe bununula obulamu bw'omuntu: Naye omwavu, talina kiyinza kumununula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omugagga by'alina bye bimununula; naye omwavu, tawuliriza kunenyezebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obugagga bwe bwe bununula obulamu bw'omuntu: Naye omwavu, tawulira kukanga kwonna.