Proverbs 14:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omutima gumanyi ennyiike yaagwo, n'ow'ebweru tasobola kwetabika mu ssanyu lyagwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli mutima gumanya okulumwa kwagwo, tewali ayinza kugusanyukirako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omutima gumanya okulumwa kwagwo; So n'omugenyi teyeetabula mu ssanyu lyagwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ennaku gw'eruma, ye agimanya; era n'essanyu ly'omu, teritegeerebwa mulala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omutima gumanya okulumwa kwagwo; So n'omugenyi teyeetabula mu ssanyu lyagwo.