Proverbs 14:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ow'akasunguyira akola eby'obusiru, naye omwegendereza akwata mpola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu asunguwala amangu akola eby’obusirusiru, n’omukalabakalaba akyayibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayanguwa okusunguwala alikola eby'obusirusiru: N'omuntu asalira banne enkwe, akyayibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyo ayanguwa okusunguwala, akola ebitajja nsa; n'omuntu asalira banne enkwe, akyayibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayanguwa okusunguwala alikola eby'obusirusiru: N'omuntu asala enkwe embi akyayibwa.