Proverbs 14:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakola obubi balyeyala mu maaso g'abalungi, n'ababi ku miryango gy'abatuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakozi b’ebibi balivuunamira abatuukirivu, n’aboonoonyi ne bavuunama mu miryango gy’abatuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ababi balivunnamira abalungi; N'aboonoonyi balyegayiririra ku miryango gy'abatuukirivu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababi balifukaamirira abalungi; n'aboonoonyi balyeguya abo abatya Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ababi bakutamira abalungi; N'ab'ekyejo awali emiryango egy'abatuukirivu.