Proverbs 14:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwavu ne muliraanwa we amukyawa, naye abagagga balina emikwano mingi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omwavu alagajjalirwa abantu nga ne muliraanwa we omutwaliddemu, naye abagagga baba n’emikwano mingi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omwavu ne mikwano gye gimukyawa; Naye omugagga aba n'emikwano mingi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu omwavu, ne mikwano gye gimukyawa; naye omugagga, aba n'emikwano mingi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwavu ne munne amukyawa: Naye omugagga alina emikwano mingi: