Proverbs 14:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anyooma munne akola kibi; naye asaasira adooba yeesiimye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Anyooma muliraanwa we akola kibi, naye alina omukisa oyo asaasira abaavu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Anyooma munne ayonoona: Naye asaasira abaavu alina omukisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kiba kibi omuntu okunyooma munne; naye asaasira abaavu, aba n'omukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Anyooma munne ayonoona: Naye asaasira abaavu alina omukisa.