Proverbs 14:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ajooga omwavu, avuma Oyo Ayamukola, naye asaasira omunaku assaamu Katonda ekitiibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu atulugunya abaavu anyooma oyo eyabatonda, naye buli abakwatirwa ekisa, agulumiza Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ajooga omwavu, anyiiza Omutonzi we; Naye asaasira oyo eyeetaaga, amussaamu ekitiibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu ajooga abaavu, aba anyooma Oyo eyabatonda; naye omuntu amussaamu ekitiibwa, asaasira abali mu bwetaavu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ajooga omwavu avuma Omutonzi we: Naye asaasira oyo eyeetaaga amussaamu ekitiibwa.