Proverbs 14:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omunyoomi bw'anoonya amagezi tagasanga, naye okumanya kwanguyira omutegeevu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukudaazi anoonya amagezi n’atagalaba, naye okumanya kwanguyira omuntu ategeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omunyoomi, anoonya amagezi n'atagafuna; Naye omutegeevu, ayiga mangu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu omunyoomi, anoonya amagezi, kyokka tagafuna naye omutegeevu, ayiga mangu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Anyooma anoonya amagezi n'atagalaba: Naye okumanya kwangu eri oyo alina okutegeera.