Proverbs 14:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ababi basekerera okuddaabiriza olw'ekibi, naye mu batuufu, ssanyu ssa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abasirusiru banyooma okugololwa nga bakoze ensobi, naye abalongoofu baagala emirembe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abasiru tebafaayo bwe bazza omusango; Naye abagolokofu bafuna ekisa kya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abasiru tebafaayo bwe bazza omusango; naye abantu abalungi, basaba okusonyiyibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abasirusiru bakudaalira omusango: Naye mu bagolokofu mulimu ekisa.