Proverbs 15:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ennyanukula eŋŋonvu emenya obunyiivu, naye ebigambo ebikalubo bisiikuula obusungu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okuddamu n’eggonjebwa kumalawo ekiruyi, naye ekigambo eky’obukambwe kisaanuula obusungu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuddamu n'eggonjebwa kukkakkanya ekiruyi; Naye ekigambo eky'ekkayu kisaanuula obusungu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuddamu n'eggonjebwa kukkakkanya ekiruyi; naye ebigambo eby'ekkabyo, bisaanuula obusungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okuddamu n'eggonjebwa kukyusa ekuruyi: Naye ekigambo eky'ekkayu kisaanuula obusungu.