Proverbs 15:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibonerezo kinene eri oyo ava mu kkubo ly'obulamu; atayagala kunenyezebwa alifa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo aleka ekkubo ettuufu alikangavvulwa n’amaanyi, n’oyo akyawa okunenyezebwa alifa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ava mu kkubo ettuufu, wa kukangavvulwa nnyo. Era oyo akyawa okunenyezebwa alifa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ava mu kkubo ettuufu, wa kukangavvulwa nnyo. Akyawa okunenyezebwa, afa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Waliwo okubuulirirwa okuzibu eri oyo aleka ekkubo lyennyini: Era oyo akyawa okunenyezebwa alifa.