Proverbs 15:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omutima omusanyufu guleeta essanyu ku maaso, naye omutima omunakuwavu gunyiikaaza omwoyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omutima omusanyufu guleeta essanyu ku maaso, naye omutima omunyiikaavu gunafuya emmeeme.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Asanyuka mu mutima, ne ku maaso amwenya; Naye obuyinike obw'omutima bwennyamiza omuntu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Asanyuka mu mutima, ne ku maaso amwenya; naye ali mu buyinike, atunuza bwennyamivu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omutima ogujaguza gusanyusa amaaso: Naye obuyinike obw'omutima bwe bumenya omwoyo.