Proverbs 15:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ofunda n'ebitono ng'otya Omukama, okusinga obugagga obungi omuli okutengeetera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okuba n’akatono ng’otya Mukama, kusinga okuba n’ebingi naye ng’oli mu mitawaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akatono akaliko okutya Mukama Kasinga obugagga obungi obuliko obuyinike.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuba omwavu naye ng'otya Mukama, kisinga okuba omugagga naye nga tolina mirembe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akatono akaliko okutya Mukama Kasinga obugagga bungi obuliko obuyinike.