Proverbs 15:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ow'akasunguyira asiikuula ndasano, sso omugumiikiriza akkakkanya ennyombo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu asunguwala amangu asaanuula oluyombo, naye omugumiikiriza akakkanya embeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu ow'obusungu asaanuula oluyombo: Naye alwawo okusunguwala akkakkanya empaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu w'akasunguyira, asaanuula ennyombo; naye omukwatampola, akkakkanya empaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu ow'obusungu asaanuula oluyombo: Naye alwawo okusunguwala akkakkanya empaka.