Proverbs 15:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebirowoozo by'ababi Omukama abyenyinyala, sso ebyo eby'abatukuvu bimusanyusa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enkwe za muzizo eri Mukama, naye ebigambo ebisaanidde, bimusanyusa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama tayagala birowoozo bya muntu mubi, Naye asanyukira ebigambo by'omulongoofu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama yeenyinyala buli kirowoozo ekibi; naye ebigambo ebirungi, ebyo abisanyukira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okusala enkwe embi kwa muzizo eri Mukama: Naye ebigambo ebisanyusa biba birongoofu.