Proverbs 15:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olulimi olugonvu luba muti gwa bulamu, naye obwonoonefu mu lwo bumenya omwoyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olulimi oluzimba muti gwa bulamu, naye olulimi olulimba lubetenta omutima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okwogera eby'ekisa, kuleeta obulamu; Naye ebigambo eby'obukambwe, bikosa omutima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okwogera eby'ekisa, kiwa obulamu; naye ebigambo eby'obukambwe, bikosa omutima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olulimi oluwonya muti gwa bulamu: Naye bwe luba n'obukyamu, omwoyo gumenyeka.