Proverbs 15:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama yeenyinyala ebitambiro by'ababi, naye essaala y'omutuufu lye ssanyu lye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ssaddaaka y’aboonoonyi ya muzizo eri Mukama, naye okusaba kw’abalongoofu lye ssanyu lye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ssaddaaka ey'omubi ya muzizo eri Mukama: Naye okusaba kw'abagolokofu kw'asanyukira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama yeenyinyala ebitambiro by'aboonoonyi; wabula asanyukira okwegayirira kw'abantu abalungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ssaddaaka ey'omubi ya muzizo eri Mukama: Naye okusaba kw'abagolokofu kw'asanyukira.