Proverbs 16:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amayinja ne minzaani ebituufu bya Mukama; ebipimo byonna mu nsawo y'abikola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebipimo ne minzaani ebituufu bya Mukama, ebipimo byonna ebikozesebwa y’abikola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebigera n'eminzaani ebituufu Mukama by'ayagala; Ebipimibwa byonna bibeere mu mazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama ayagala minzaani n'ebipimo ebirala byonna bibe bituufu; era buli buguzi bwonna ayagala bube bwa bwenkanya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebigera n'eminzaani ebituufu biba bya Mukama: Ebipima byonna eby'omu nsawo mulimu gwe.