Proverbs 16:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obusungu bwa kabaka, mubaka wa lumbe, naye omugezi abukkakkanya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obusungu bwa kabaka buli ng’ababaka abaleese okufa, omusajja ow’amagezi alibukkakkanya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka bw'asunguwala ayinza okutta; Naye omuntu ow'amagezi amuwooyawooya mangu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka bw'asunguwala, yandituuka n'okutta; naye omugezi ky'ayiiya, kumuwooyawooya mangu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obusungu bwa kabaka babaka ba kufa: Naye omuntu ow'amagezi alibukkakkanya.