Proverbs 16:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebigambo ebisanyusa, kisassalala kya mubisi gwa njuki; biwoomera omwoyo, bwe bulamu bw'amagumba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebigambo ebirungi biri ng’ebisenge by’omubisi gw’enjuki, biwoomera emmeeme, ne biwonya n’amagumba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebigambo ebisanyusa biringa mubisi gwa njuki okuwooma; Bizzaamu amaanyi, era bireeta obulamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebigambo eby'ekisa, nga biba biwoomerevu! Bizzaamu amaanyi, ne bireeta n'obulamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebigambo ebisanyusa bisenge bya njuki, Biwoomera emmeeme, era bwe bulamu eri amagumba.