Proverbs 16:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu omubambaavu asiikuula nnyombo; ow'olugambo ayawukanya ab'omukwano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu omubambaavu asiikuula entalo, n’ow’olugambo ayawukanya ab’omukwano enfirabulago.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu omubambaavu aleeta ennyombo; N'omulyolyomi akyayisa ab'omukwano ennyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu ababi bagenda bakoleeza ennyombo; n'abageyi baawukanya ab'omukwano ogutinta ennyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu omubambaavu asiga empaka: Era omulyolyomi akyayisa ab'omukwano ennyo.