Proverbs 16:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akalulu bakakasuka mu kikondoolo, naye okusalawo kwonna kwa Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akalulu kayinza okukubibwa, naye okusalawo kwa byonna kuva eri Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akalulu kasuulibwa okulaba ekivaamu; Naye Mukama yasalawo ekivaamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bakuba akalulu, balabe ekinaavaamu; naye Mukama ye asalawo gwe kaba kalonzeewo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akalulu kasuulibwa mu lugoye olw'omu kifuba; Naye okulagira kwako kwonna kuva eri Mukama.