Proverbs 16:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amakubo g'omuntu bwe gasanyusa Omukama, n'abalabe be amuwa ne babeera naye mu ddembe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amakubo g’omuntu bwe gaba gasanyusa Mukama, aleetera abalabe b’omuntu oyo okubeera naye mu mirembe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amakubo ag'omuntu bwe gasanyusa Mukama, Amukyusiza abalabe, okuba mikwano gye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'okola ebisanyusa Mukama, n'abalabe b'oba nabo, abafuula mikwano gyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amakubo ag'omuntu bwe gasanyusa Mukama, Atabaganya naye era n'abalabe be.