Proverbs 16:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mutima gwe omuntu atetenkanya amakubo ge, naye Omukama y'aluŋŋamya ebigere bye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omutima gw’omuntu guteekateeka ekkubo lye, naye Mukama y’aluŋŋamya bw’anaatambula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu y'ateekateeka by'anaakola; Naye Mukama yabiruŋŋamya okutuukirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Weewaawo omuntu ye ateesa by'anaakola, naye Mukama ye abiruŋŋamya okulama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omutima gw'omuntu guteesa ekkubo lye: Naye Mukama ye aluŋŋamya ebigere bye.