Proverbs 18:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Erinnya ly'Omukama, munaala gwa maanyi; omutuukirivu addukira omwo, akuumibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Erinnya lya Mukama kigo ky’amaanyi, omutuukirivu addukira omwo n’afuna emirembe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Erinnya lya Mukama kigo ky'amaanyi: Omutuukirivu addukira omwo n'aba mirembe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama, kigo ekigumu abantu abalungi mwe baddukira, ne bakuumibwa mirembe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Erinnya lya Mukama kigo kya maanyi: Omutuukirivu addukira omwo n'aba mirembe.