Proverbs 18:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekirabo ky'omuntu kimutemera ekkubo; kimutuusa ne mu bakungu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekirabo ky’omuntu kimuseguliza, era kimutuusa ne mu maaso g’abeekitiibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekirabo omuntu kyaleeta, kimuseguliza, N'ekimutuusa mu maaso g'abakulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aleeta ekirabo, bamuleka n'ayitawo, n'atuuka mu maaso g'abakulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekirabo eky'omuntu kimuseguliza, Era kimutuusa mu maaso g'abakulu.