Proverbs 18:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Azuula omukazi aba azudde kirungi; asanga okuganja ew'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Azuula omukazi omulungi ow’okuwasa aba azudde ekirungi, era aganja eri Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alaba omukazi okumuwasa aba azudde ekirungi, Era afuna okuganja eri Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Azuula omukazi ow'okuwasa aba azudde ekirungi, era Mukama aba amuwadde omukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alaba omukazi okumufumbirwa alaba ekirungi, Era afuna okuganja eri Mukama.