Proverbs 18:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwavu awanjaga, naye omugagga ayanukuza bboggo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omwavu yeegayirira, naye omugagga addamu na bbogo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omwavu yeegayirira: Naye omugagga addamu na bboggo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu omwavu, akozesa ggonjebwa ng'ayogera; naye omugagga, addamu na bboggo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwavu yeegayirira: Naye omugagga addamu n'ebboggo.