Proverbs 18:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emimwa gy'omusiru gimusuula mu nnyombo, n'akamwa kamuleetera kukubibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akamwa k’omusirusiru kamuleetera entalo era akamwa ke kamuleetera okukubwa emiggo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omusiru bw'atandika oluyombo, aba yeesabira kukubwa miggo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusiru bw'atandika oluyombo, aba yeesabira kukubibwa miggo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emimwa gy'omusirusiru giyingira mu nnyombo, Akamwa ke ne kasaba emiggo.