Proverbs 18:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akamwa k'omusiru kwe kuzikirira kwe; n'emimwa gye gwe mutego ogutta obulamu bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akamwa k’omusirusiru ke kamuleetera okuzikirira, era n’emimwa gye mutego eri emmeeme ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omusiru by'ayogera, bye bimuzikiriza, Ebigambo by'ayogera ze nkoba ezimusiba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusiru by'ayogera, bye bimuzikiriza; ebigambo bye, ye nvuba emusiba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akamwa k'omusirusiru kwe kuzikirira kwe, N'emimwa gye kye kyambika eky'emmeeme ye.