Proverbs 18:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu agayaala okukola wa mukago n'oli azikiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu omugayaavu mu mirimu gy’akola, waluganda n’oyo azikiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo akola emirimu n'obugayaavu, Talina njawulo n'oyo agyonoona.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akola emirimu n'obugayaavu talina njawulo n'oyo agyonoona.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'oyo atenguwa ng'akola emirimu Ye muganda w'oyo azikiriza.