Proverbs 19:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Asaasira omwavu aba awoze Mukama; alimusasula olw'ekyo ky'akoze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo akwatirwa omwavu ekisa awola Mukama, era Mukama alimusasula olw’ekikolwa kye ekyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awa omwavu awola Mukama, Era Mukama alimusasula olw'ekikolwa kye ekirungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Agabira abaavu, awola Mukama: era Mukama alimusasula ebirungi by'abakoledde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Asaasira omwavu awola Mukama, Era alimusasula nate ekikolwa kye ekirungi.