Proverbs 19:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bingi omutima gw'omuntu bye gutetenkanya, naye Omukama ky'ateesa kye kiribaawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enteekateeka z’omuntu ziba nnyingi mu mutima gwe; byo ebigendererwa bya Mukama bituukirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu ateekateeka bingi mu mutima gwe okukola; Naye Mukama by'ayagala, bye bituukirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bategeka bingi eby'okukola, naye Mukama by'ayagala, bye bituukirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu mutima gw'omuntu mulimu okufumiitiriza kungi; Naye okuteesa kwa Mukama kwe kunaanyweranga.