Proverbs 19:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mwana wange, koma okuwulira ebikuyigirizibwa, oliwaba mu by'amagezi ebikugambibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwana wange konoolekayo okuyigirizibwa, onoowaba okuva ku bigambo by’okumanya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwana wange, lekanga okuwulira okuyigirizibwa, Okuleeta okukyama obukyami n'ova mu kumanya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwana wange, bw'okomya okuyiga, olyerabira ne bye wali omanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwana wange, lekanga okuwulira okuyigirizibwa, Okuleeta okukyama obukyami okuva mu bigambo eby'okumanya.