Proverbs 19:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obugagga bwongera emikwano, naye omwavu mikwano gye gimwabulira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obugagga buleeta emikwano mingi, naye emikwano gy’omwavu gimuddukako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obugagga buleetera omuntu emikwano mingi; Naye omwavu ne gy'alina gimwabulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu omugagga, yeeyongera kufuna mikwano; kyokka oyo omwavu, ne gy'alina gimwabulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obugagga bwongera emikwano mingi: Naye omwavu akyawagana ne mukwano gwe.