Proverbs 19:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bangi beesaanyiriza ewa nnagagga; buli omu aba mukwano gw'oyo agaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bangi banoonya okuganja mu maaso g’omufuzi, era buli muntu aba mukwano gw’oyo agaba ebirabo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bangi abagala okuganza omugabi, Era buli muntu aba mukwano gw'oyo awa ebirabo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bangi abaagala okuganza omugabi, era buli muntu yeegomba okukwana agaba ebirabo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bangi abalimusaba omugabagabanyi obuganzi: Era buli muntu aba mukwano gw'oyo awa ebirabo.