Proverbs 19:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayagala amagezi aba ayagadde bulamu bwe, n'alina okutegeera aligguka ku birungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo afuna amagezi ayagala emmeeme ye, n’oyo asanyukira okutegeera, akulaakulana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Afuna amagezi yeeyagaliza ekirungi, Anyweza okutegeera aliraba ebirungi
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Afuna amagezi, yeegasa; anyweza by'ayize, afuna ebirungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Afuna amagezi ayagala emmeeme ye: Anyweza okutegeera aliraba ebirungi.