Proverbs 2:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abasanyukira mu kukola obubi, ne basagambiriza mu bubambaavu bw'ekibi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abasanyukira okukola ebikolwa ebibi, abanyumirwa eby’obusirusiru,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abasanyuka okukola obubi, Era abawoomerwa ebibi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abasanyuka okwonoona, era abaaniriza ebikolwa by'abantu aboonoonefu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abasanyuka okukola obubi, N'ekyejo eky'omubi kye kibawoomera;