Proverbs 2:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ab'amakubo amabi, n'entambula enkyamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abantu abo be b’amakubo amakyamu, era abakujjukujju mu ngeri zaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amakubo gaabwe makyamukyamu, N'engeri zaabwe za kwonoona.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bo bantu abakyukakyuka, era abatayinza kwesigika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amakubo gaabwe makyamukyamu, N'okugenda kwabwe kwenyoolanyoola: