Proverbs 2:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
aleka eri munne gwe yafuna mu buvubuka bwe, ne yeerabira endagaano ya Katonda we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
eyaleka bba ow’omu buvubuka bwe era eyeerabira endagaano gye yakola mu maaso ga Katonda we.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Aleka bba gweyafumbirwa mu buvubuka, Ne yeerabira endagaano ya Katonda we.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi ow'engeri eyo, aleka bba gwe yafumbirwa mu buvubuka, ne yeerabira Katonda bye yalagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aleka omukwano ogw'omu buto bwe, Ne yeerabira endagaano ya Katonda we: