Proverbs 2:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna abayingira gy'ali, tebadda; tebalisanga kkubo lya bulamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tewali n’omu agenda ewuwe adda wadde okufunirayo amakubo g’obulamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abagenda gyali tebadda, Tebakomawo mu kkubo ery'obulamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abamukyalira tebadda, tebakomawo mu kkubo ery'obulamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tewali abagenda gy'ali abadda nate, So tebatuuka mu makubo ag'obulamu: