Proverbs 2:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ababi balikutulwa ku nsi, n'abayisa obubi baligiggyibwako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abakozi b’ebibi balifiirwa ebirungi eby’ensi, n’abatali beesigwa balizikirizibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ababi balimalibwawo okuva mu nsi, N'abo abasala enkwe balisimbulirwamu ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Katonda alimalawo ababi mu nsi, n'aboonoonyi balisimbulibwamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ababi balimalibwawo okuva mu nsi, N'abo abasala enkwe balisimbulirwamu ddala.