Proverbs 2:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bw'onoolaajaniranga obugezi, n'okoowooleranga okutegeera,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ddala ddala singa oyaayaanira okumanya era n’oyimusa eddoboozi lyo osabe okutegeera,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'onookabiranga okufuna okumanya, Era nooyaayaaniranga okufuna okutegeera,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'osabanga ofune amagezi, ne weegayiriranga oweebwe okutegeera;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, bw'onookaabiranga okumanya, N'oliriranga okutegeera.