Proverbs 2:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
amagezi n'oganoonya nga ssente, n'ogawuukuula ng'awuukuula amakula amakusike,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bw’onooganoonyanga nga ffeeza, era n’oganoonyanga ng’ekyobugagga ekyakwekebwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'onoonya amagezi nga ffeeza, N'ogawenja ng'eby'obugagga ebyakwekebwa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
amagezi n'oganoonyanga ng'anoonya ffeeza, era ng'awenja ebyobugagga ebyakwekebwa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'onooganoonyanga nga ffeeza, N'ogakenneenyanga ng'eby'obugagga ebyakwekebwa;