Proverbs 2:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ng'akuuma amakubo g'abatuufu, alabirira amakubo g'abatuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abatambuliza mu makubo ag’obwenkanya, era bw’atyo Mukama akuuma ekkubo ly’abatukuvu be.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alyoke akuume obwenkanya, Era alabirire okutambula kw'abatukuvu be.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
alyoke akuume obwenkanya, alabirire abo abakola by'ayagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alyoke akuume amakubo ag'omusango, Era awonye okutambula kw'abatukuvu be.