Proverbs 21:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omubi gwe mutango gw'abatuukirivu, n'abatali batuufu gwe musingo ogw'abaluŋŋamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakozi b’ebibi batuukibwako emitawaana egyandigudde ku balungi, n’ekyandituuse ku b’amazima kituuka ku batali beesigwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omubi aba kinunulo kya mutuukirivu; N'oyo asala enkwe addamu kifo ky'abagolokofu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu ababi, batuukibwako emitawaana gye baba baagadde okutuusa ku balungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omubi aba kinunulo kya mutuukirivu; N'oyo asala enkwe adda mu kifo ky'abagolokofu.